Abateesiteesi b’omwoleso gw’ebyobulimi e Jinja basattira.

Abateesiteesi b’omwoleso gw’ebyobulimi e Jinja ku Source of the Nile basattira lwakuba nti abantu tebagujjumbidde.
Omwoleso guno gutandise leero naye mbu n’emidaala egimu gikyali Mukazi, so nga ate Pulezidenti Museveni waakuguggulawo mu butongole enkya.

Leave a Reply