Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abatalina mask bagaaniddwa okuyingira webalondera e Katabi
August 17, 2020 · Mubiru Ali
Okulonda kw’abakulembeze b’abavubuka kugenda mu mu maaso era bangi bakujumbidde wabula ne Uganda Police Force weeri nga atayambadde ‘mask’ tewetantala kugenda webalondera. E Kitala, mu Katabi sub county mu Disitulikiti y’e Wakiso bangi bagaaniddwa okuyingira webalondera olw’obutaba na ‘mask’.