Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 283 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Abatali basomesa bayimirizza akeediimo –

August 17, 2016 · Mubiru Ali

Abakozi abatali basomesa mu Makerere University bayimirizza akeediimo kaabwe okatambulidde ddala  okumala ennaku mwenda.

Abasomesa bano bogooddemu ne Gavumenti era nebakkaanya wateekebwewo akakiiko akanaakwanaganya ensonga yaabwe Gavumenti erabe nga ekikolako nga bwekigwanidde.

Wabula wabaddewo olukiiko olubaddemu vvaawo mpitewo olwetabiddwamu abakukira University, abakulembeze b’abakozi.

Lwo olukiiko olwetabiddwamu abaamawulire lwogereddwamu Ssentebe w’olukiiko olukulumbeze lwa University – Eng. Charles Wanatyemu era n’agamba nti enkya abakozi baakulabikako .