Obwakabaka bwa Buganda bugulidde Bajjaja Abataka Abakulu b’Obusolya emotoka ekika kya drone ebayambeko mu kutambuza emirimu gyabwe naddala okutuuka ku Bazzukulu yonna gyebali.
Katikkiro Charles Peter Mayiga yakwasizza Omukubiriza w’olukiiko lw’Abataka Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba emotoka eno.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.