Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 218 listening Simba FM Live

Abataano bakwatiddwa lwakusaasanya butambi bwabukyaayi

July 24, 2020 · Mubiru Ali

https://youtu.be/0gs7z9_ZoNw
Omwogezi wa CID Twiine Mansio Charles, avuddeyo nategeeza nti ab’ebyokwerinda olunaku olwaleero bakutte abantu 5 kubigambibwa nti bakola obutambi obwawulayawula mu mawanga.
Ku bano kuliko Bannakatemba abeyita Bizonto Comedy okuli: Ssabakaaki Simon Peter aka Kazonto akato, Sserwanja Julius
aka Ssaabazonto, Mbabaali Maliseeri aka Giant Zonto, Gold Ki Matono aka Jjaja Zonto.
Uganda Police Force egamba nti era bakutte Kamya Saul Muro aka Baryanengwe nga ono ka Vidiyo ke bagamba nti kabadde katiisatiisa.
Abataano bano bakwatiddwa oluvannyuma lw’okufulumya obutambi obwateekebwa ku mikutu gya ‘social media nga era Poliisi egamba nti baali bagezaako kuleetawo bukyaayi.