Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,655 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

abasuubuzi mu kizimbe kya qualicel bali ku bukenke

February 21, 2019 · Mubiru Ali

Abazuubuzi abakolera mu kizimbe kya Qualicel bali ku bukenke Ebitongole by’ebyokwerinda okuli Poliisi n’Amaggye bwebisazeeko ekifo nga bagezaako okubiddiza abagagga okuli Drake Lubega ne Mansur Yanga.
Embeera eno ereeseewo obukenke wakati w’abasuubuzi nga bebuuza kiki ekiddako era bangi balabiddwako nga baleseewo amadduuka gaabwe. Omu ku basajja b’omugenzi Muhangi avudde mu mbeera n’akuba munne okuva ku ludda lwa Drake Lubega Poliisi n’ebataasa okwewala embeera okusajjuka