Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 60 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abasuubuzi mu Kampala basattira

November 24, 2018 · Mubiru Ali

Abasuubuzi bakolera ku bizimbe ebisangibwa mu paaka ya baasi eyamenyebwawo gyebuvuddeko beeralikirivu olwengeri gyebayisibwamu saako okubatiisatiisa okubagoba.
Bano bakolera ku Qualicell omugaggga Charles Muhangi kyeyatuumye Bazannyanengo saako Nalubega ekyatumiddwa Horizon City.
Okutya kuzeewo oluvanyuma lwa Muhangi okubyeddiza nga ayita mu kkooti era ono olwayingidde abasuubuzi nabaweerawo amateeka amakakali okuli okuddamu okusasulira obwannanyini bw’amaduuka.