Breaking
News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku St Mark High School e Kayunga. News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya kwaleero nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga Bugerere. Okuyingira News: Program Gasimbagane ne Bannamawulire mwebakwatidde Charles Rwomushana olwaleero, ekusubye?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 117 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abasuubuzi bebyenyanja mu Disitulikiti ye Wakiso mu butale onwenjawulo gebakaaba gebakomba oluvannyuma lwekibinja ekye 155 ekya Marine Batalion

September 1, 2026 · Radio Simba

🗳️ Abasuubuzi bebyenyanja mu Disitulikiti y’e Wakiso mu butale onwenjawulo gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’ekibinja ekye 155 ekya Marine Batalion eya UPDF okuwamba tanni zebyenyanja okuva mu butale obuwerako.
UPDF egamba nti ngekolera ku mawulire agesigika, bakizudde nti ebyenyanja bingi ebivubibwa nga bito nebiteekebwa k7 katale ekyobulabe ennyo.
Okusinziira ku Capt. Muzamiru Gimogoyi, Commander Wakiso sector eya Marine Batalion eye 155 agamba nti abavubi nabasuubuzi bazzeemu envuba embi. Ebyennyanja ebiwerako biboyeddwa nga bino byakwokyebwa oba okugabibwa eri abantu oluvannyuma lwokufuna olukusa lwa Kkooti.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News