Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 49 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abasuubuzi bakubye abasirikale ba KCCA mu Kampala

January 5, 2022 · Mubiru Ali
Abasirikale ba Kampala Capital City Authority – KCCA banyiga biwundu kati byebafunye olunaku olwaleero bwebabadde balwanagana n’abasuubuzi mu kibuga Kampala abakolera ku nguudo.
Uganda Police Force eyitiddwa bunambiro okukkakanya embeera ebadde etabuse ku Mini price, Qualicel building, ne Nakivubi channel. KCCA yatandikawo ekikwekweto kyeyatuuma Kampala Smart City n’ekigendererwa ekyokwerula enguudo mu Kampala.