Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Abasuubuzi abakolera ku nguudo mu kibuga ky’e Mukono basendeddwa

August 8, 2018 · Mubiru Ali

Abasuubuzi mu kibuga Mukono Kati gebakaaba ge bakomba oluvannyuma lwa Municipal Council y’e Mukono ekulemberwa Mayor George Fred Kagimu okubasengula nga babalanga okukolera mu road reserve.

Abasubuzi omuli aba wielding, ababazzi, ab’ebirabo by;emmere wamu n’omwenge wamu nabatunda ka Ipsum, Municipali y’e Mukono yatandise dda okusenda abantu bano olunaku lwaggyo era nga waliwo n’omwana omu eyafiiridde mu kavuvungano akabaddewo mu bitundu bye kigombya nekuba omwana Kibirige.