ABASUUBIRA OKUTATAAGANYA OKULAYIRA KWA PULEZIDENTI MUJJA KUKOLEBWAKO – BRIG. BYEKWASO

Omwogezi w’eggye ly’eggwanga erya Uganda People’s Defence Forces – UPDF Brig. Flavia Byekwaso avuddeyo nategeeza nga eggye lya UPDF bwelyakutte ebipande nga bigendereddwamu okukuma omuliro mu bantu batataganye okulayira kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu May. Brig. Byekwaso agamba nti abo bonna abategese kino bwebajja okukolebwako.

Leave a Reply