ABASOMESA MULINA OKUGEMEBDWA – JANET MUSEVENI

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo era omukyala w’omukulembeze w’Eggwanga Janet Kataaha Museveni avuddeyo nakikkaatirizza nti teri musomesa yenna agenda kukirizibwa kuyingira mu kibiina kusomesa bayizi nga tagemeddwa kirwadde kya Ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19 amasomero bweganaaba gagguddwawo.
Minisita Kataaha agamba nti kino kikoleddwa kutaasa bulamu bwabwe kwossa n’abaana b’Eggwanga nga omusomesa ataakikole tajja kukirizibwa kweriraanya yadde essomero.
Share.

Leave A Reply