Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
Abasomesa e Kagadi mwebale butekalakaasa – PM Nabbanja
June 24, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabaminisita Rt. Hon. Robinah Nabbanja; “Nkyaddeko ku ssomero lya Kagadi SS government aided school mu Disitulikiti y’e Kagadi nga siranze, nensanga abasomesa nga basomesa abaana bulungi. Mbeebaza nnyo olwokugaana okwenyogera mu kwekalakaasa nabasalawo okusomesa abaana b’eggwanga. Okwekalakaasa tekulaga mwoyo gwa Ggwanga era guzza abaana emabega.”