Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 252 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abasomesa bonna bongezebwe omusaala – Ssewungu

November 4, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Palamenti owa Kalungu West Joseph Gonzaga Ssewungu azzeemu okuwera nga bw’atagenda kuganya kya Gavumenti kwongezaako abasomesa ba sayansi bokka omusaala ekyaleetebwa Pulezidenti Museveni gyebuvuddeko, ky’agambye nti kuba kusosola olw’ensonga abasomesa bonna bakola omulimu gwegumu okuyisa abayizi.
Ssewungu abadde ku ssomero lya St Cecilia P/S e Villa Maria mu nsisinkano n’abakulu b’amasomero mu disitulikiti eno oluvannyuma b’awadde set aba P7 bonna ze bagenda okweyambisa mu kibuuzo ky’okubala