Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 453 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abasomesa b’amasomo ga Ssaayansi baagala kwekalakaasa lwa musaala

May 9, 2022 · Mubiru Ali
Abasomesa b’amasomo ga Ssaayansi abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Professional Science Teachers’ Union, bavuddeyo nabasaba banaabwe bwebakola omulimu gwegumu obutalinnya mu bibiina enkya okutuusa nga Gavumenti evuddeyo nekola ku nsonga zaabwe.
Abasomesa bano bagamba nti Gavumenti yali yabasuubiza okubongeza omusaala omwaka oguwedde wabula ekyagaanye okukiteeka mu nkola ate nga bakola omulimu munene nnyo okubangula Bannayuganda.