Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 554 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Abasirikale bEggye lya UPDF 4 olunaku olwaleero basimbiddwa mu General Court Martial e Makindye ku bigambibwa nti bakozesa bubi amafuta agaali

April 27, 2026 · Radio Simba

🚨 Abasirikale b’Eggye lya UPDF 4 olunaku olwaleero basimbiddwa mu General Court Martial e Makindye ku bigambibwa nti bakozesa bubi amafuta agaali agebikwekweto nebageyambisa okukola ebintu ebyabwe. Bano kuliko; Brig Gen James Barigye Ruheesi, Col David Ocitti Kidega, Maj Innocent Kikongo Mugumya ne Capt Kenneth Labwon Kinyera, abegaanyi emisango gino.
Oludda oluwaabi lugamba nti liita z’amafuta ga Dizero 27,000 zezambulakanyizibwa wakati wa July 2022 ne December 2023 mu Kampala n’e Jinja. Kkooti ebadde ekubirizibwa Brig Gen Richard Tukachungurwa, yakuddamu nga 29 May, 2026.
Bya Christina Nabatanzi

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News