Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 234 listening Simba FM Live

Abasirikale bazzeeyo mu Maka ga Zaake

May 12, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Mityana Municipality Munnakisinde kya People Power – Uganda ekya Bobi Wine, MP Zaake Francis Butebi avuddeyo nategeeza ku mukutu ggwe ogwa Facebook nti Uganda Police Force nga ekulembeddwamu Mw. Tinka Zarugaba balumbye amaka ge e Mityana nga baagala okuyingira n’ekifuba wadde nga aba Famire ye ne Bannamateeka be bawakanya kino Poliisi kyekola.
Wabula bwetwogeddeko naye ategeezezza nti bano oluvannyuma bagenze oluvannyuma lw’okwekubira enduulu ku Facebook nga tamanyi kigendererwa kyabwe.