Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live

Abasirikale bankubye nebanangira okubeera omuyindi – Rajiv Ruparelia

July 17, 2020 · Mubiru Ali

Mutabani w’Omugagga Dr. Sudhir Ruparelia, Rajiv Ruparelia naye alozozza ku bukambwe bw’ekitongole kya Counter Terrorism okuva mu Uganda Police Force enkya yaleero bwabadde akedde okukola dduyiro mu bitundu by’e Kololo gyabeera bano ababadde batambulira mu motoka eyabuyonjo nga ewenyuuka buweewo bwabayimirizza nababuuza ekibavugisa endiima agamba nti nebatandika okumukuba ebigala by’emmundu n’emiggo nga ataasiddwa mbwa zabadde nazo.
Ono agamba nti nabadde azze okumutaasa naye alubiddwa bubi nti era bamutomedde nga bali mu Ddwaliro.