Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,027 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abasirikale ba Uganda Police Force bakubye amasasi nomukka…

November 27, 2025 · Radio Simba

Abasirikale ba Uganda Police Force bakubye amasasi n’omukka ogubalagala okugumbulula abawagizi ba National Unity Platform ababadde basimbye enyiriri ku mabbali g’enguudo okwaniriza Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde agenda mu kifo wabadde alina okukuba olukungaana lwe olusooka mu Disitulikiti y’e Kayunga.
Kigambibwa nti abantu abawerako balumiziddwa.
#ffemmwemmweffe
#ugandadecides2026
#ugandadecides