Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live

Abasirikale ba Poliisi babiri bafiiridde mu kabenje

December 14, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abaserikale ba Uganda Police Force 2 bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu kabenje bbo abalala 14 nebabuukawo n’ebiwundu oluvannyuma lwokuggwa ku kabenje olunaku lweggulo kabangali ya Poliisi kwebabadde batambulira bweyagudde neyefuula.
Akabenje kano kagudde Paicho ku luguudo lwa Gulu โ€“ Kitgum nga kigambibwa nti babadde bagenda kukola mirimu gya Poliisimu Disitulikiti y’e Agago.