Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 332 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Abasirikale ba Poliisi 17 baweereddwa emiddaali olwaleero

February 6, 2022 · Mubiru Ali

Abasirikale ba Uganda Police Force 17 bebamu ku bantu 86 abafunye emiddaali olunaku olwaleero nga bakuza olunaku lw’amaggye olwa Tarehe Sita mu kibuga Mbale. Bano kuliko; SCP Musana Godfrey, Deputy Director HRA, CP Kasirabo Elias Commadant ASTU, CP Ssewanyana Yusuf, Ag Director ICT; ACP Kulayige Hillary, deputy Director CPC; SP Raymond Kyasanku ne SSP Catherine Kushemererwa okuva mu Directorate of Legal and Human Rights Services n’abalala.