Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,075 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abasirikale abalya enguzi tugenda kubagoba – AIGP Kasingye

March 12, 2021 · Mubiru Ali
ABALYA ENGUZI TUJJA KUBAGOBA MU POLIISI;
Chief Political Commissar Uganda Police Force, AIGP Asan Kasingye, avuddeyo nakubiriza abasirikale ba Poliisi mu ttundutundu lya Siipi okwewala okwenyigira mu bikolwa ebyokulwa enguzi n’obukenuzi nga baweereza abantu okusobola okukola emirimu obulungi.
AIGP Kasingye bino yabyogedde asisinkanye abaisirikale okuva mu Disitulikiti okuli; Bukwo, Kween ne Kapchorwa.
AIGP Kasingye agamba nti Poliisi tegenda kukiriza bikolwa byakulya nguzi nabukenuzi bwonna. Agamba nti tebagenda kuddamu kukyuusa musirikale yenna olwokuba alidde enguzi wabula bagenda kuvunaana mu mbuga era gwegunasinga agobwe mu Poliisi.