Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 385 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abasiraamu bawabuddwa ku kisiibo

July 5, 2016 · Mubiru Ali

Nga abayisiraamu beetegekera okumalako omwezi omutukuvu ogwa Ramathan ,  Abakulembeze b’obuyisiraamu  mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo basabye abasiibi okwewalira ddala ebikolwa ebiyinza okwonoona okusiiba kwabwe.

mukafubo nga ayogerako ne Radio Simba , Sheikh Mustafa Lule Kaada wa Disitulikiti ye Luwero agamba nti newankubadde nga abasiyisiraamu bamazeeko ekisiibo, balina okusigala nga batambulira n’okwenyereza ku nnono z’obuyisiraamu .

Sheikh Mustafa ayongerako nti okusaala Eid kwakutandika ku ssaawa ssatu ezokumakya nga omugenyi omukulu ye Al Hajji Abdul Nadduli Minisita akola guno naguli mu woofisi ya Pulezidenti .