Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abasiraamu abaddamu okukwatibwa ku Kkooti bateereddwa

Abasibe abaddamu okukwatibwa nga bavunaanibwa okutta eyali omwogezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi bateereddwa ku kakalu ka Poliisi okuva ku SIU-Kireka. Bano bamaze wiiki 2 mukaduukulu ka Poliisi nga bavunaanibwa omusango egyekuusa ku kibiina ky’abayekera ekya ADF. Bano bakudda ku Poliisi nga 11-Oct.
Munnamateeka waabwe Anthony Wameeli abavuga abatwala ku Kkooti Enkulu mu maaso g’omulamuzi Henrietta Wolayo okuggalawo fayiro y’omusango Omulamuzi mweyalagirira IGP, AG nadduumira SIU Womanya okuleeta abasibe bano nga balamu oba bafu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort