BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Abasibe mubakozese nnyo – President Magufuli

Omukulembeze w’eggwanga lya Tanzania John Pombe Magufuli avuddeyo n’alagira abakulira amakomera okukozesa abasibe emirimu misana na kiro era n’okulekera awo okukiriza abasibe abafumbo okusisinkana abaagalwa baabwe okwesanyusa.

Ayongeddeko nti abasibe abanafu bakubwe. Yagambye nti kiswaza gavumenti okuliisa abasibe so nga amakomera mu ggwanga galina ettaka erimala okulimirako emmere gyebanaalya. Bwatyo yalagidde abakulira amakomera babalimise emmere gyebanaalya.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply