Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abasibe basse omusirikale w’amakomero mu Arua

March 22, 2020 · Mubiru Ali

Waliwo abasibe mu Disitulikiti y’e Arua ababbye emmundi ku mukuumi w’amakomera nebamukuba amasasi agamutiddewo n’oluvannyuma nebakuulita n’emmundu. Abasibe 20 be batolose wabula Poliisi n’amaggye byasitukiddemu mangu ddala nebakwatako 7, 4 nebakubwa amasasi agabatiddewo bwebabadde bagezaako okudduka.
Poliisi yawaliriziddwa okukuba omukka ogubalagala okukakkanya abasibe n’okubazza mu buduukulu.