Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 596 listening Simba FM Live

Abasibe 50 batolose mu kkomera e Moroto

September 16, 2020 · Mubiru Ali
Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF liri mukwegoba n’abasibe abawera 50 abatolose okuva mu kkomera lya Moroto Military Barracks nebadduka n’emmundu 36.
Kigambibwa nti UPDF ewaliriziddwa okukozesa ennyonyi namunkanga okugaba abasibe bano abatolose ku ssaawa nga kumi ez’olweggulo olwo nebatandika okulinnya olusozi Moroto mu yunifoomu zaabwe ezakyenvu.