ABASAWO MWAMBALE MASK 2 NGA MULI MU WAADI Z’ABALWADDE BA COVID-19

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Dr. Henry G. Mwebesa Director General Services avuddeyo nalagira abasawo bonna abakola mu waadi ezirimu abalwadde ba #COVID-19 okwambala mask bbiri okusobola okwewala okukwatibwa ekirwadde kino. Kino kizze oluvannyuma lwokuwabulwa Scientific Advisory Committee kuba abasawo bano bali kalebwelebwe kamaanyi okufuna ekirwadde kino.
Share.

Leave A Reply