Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 304 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Abasawo mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Referral Hospital basobodde okulongoosa omwana Samuel Akamumpa 9, ne bamuggyamu empiso ezitunga 50 wamu

May 13, 2026 · Radio Simba

🗳️ Abasawo mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Referral Hospital basobodde okulongoosa omwana Samuel Akamumpa 9, ne bamuggyamu empiso ezitunga 50 wamu n’obutundutundu bwa pen okuva mu lubuto nga kigambibwa nti muka Kitaawe, yamukaka okumira ebintu bino.
Akamumpa ng’abadde abeera ne muka Kitaawe e Rweibare, mu Gombolola ue Kasheshero mu Disitulikiti y’e Mitooma yali alumizibwa mu lubuto, nga tayagala kulya, okukogga, ngafuluma obubi obukwafu ennyo okumala emyezi 8.
Okusinziira ku akulira eddwaliro lino Dr. Deus Twesigye agamba nti bwebakola scan kyazuulibwa nti omwana ono yalina ebintu ebyenjawulo mu lubuto lwe. Yayongeddeko nti abasawo 7 bebakoze okulongoosa kuno era nebeyambisa magnet okuggyamu empiso zino 50 ngezimu zaabadde zikyasibiddwa ku wuzi. Ono era yasangiddwamu obutundu bwa pen obukoonekoone.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News