Abasawo b’ekinnansi babiri bakwatiddwa n’amagumba g’abafu babiri nga bagapakidde mu kutiya

Fred Kitamirike ne Zubairi Afaani bakwatiddwa ku kyalo Mawoito mu gombolola y’e Buwenge nga bano babadde baziikula ebisigalira by’abafu babiri nga bagenda kutabulamu ddagala kuwa bantu.

Aba Uganda n’eddagala lyayo bagamba nti bagenda kugenda mu maaso n’ebikwekweto okufuuza abasawo b’ekinnansi abenyigira mukweyambisa ebisigalira by’abafu okubba abantu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Tulinda Airtel okutuwa emboozi eziri ku ssimu zabakwate ne Ssebulime – Enanga