Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 392 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abasawo bekalakaasizza ku nsalo

March 21, 2021 · Mubiru Ali

MUTUSASULE TULYOKE TUKOLE:
Emirimu ku nsalo ya Uganda ne Rwanda e Kagitumba, Mirama hills gisanyaladde enkya yaleero abasawo abalina okukebera ba Ddereeva ba Loole ekirwadde kya #COVID-19 bwebatadde wansi ebikola nga bagamba tebanafuna nsako yaabwe. Bano bagamba nti basembayo okusasulwa mu October 2020.