Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 192 listening Simba FM Live

Abasawo 7 bakwatiddwa ekirwadde kya COVID-19

May 31, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu evuddeyo netegeeza ng’Abantu 7 nga bano basawo abakebereddwa nebazuulibwa n’obulwadde bwa COVID-19 nga kati abakakwatibwa obulwadde bwa COVID-19 baweze 417. Bano kuliko;
– 3 nurses
– 2 doctors
– 2 senior level staff
Bano bonna batwaliddwa mu Ddwaliro lya Entebbe Grade B Hospital ne Mulago National Specialised Hospital