Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abasajja mubeere babuvunaanyizibwa – Brig. Kulaigye

May 24, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira amaggye mu Lukiiko lw’Eggwanga olukulu Brig. Felix Kulaigye agugumbudde abasajja abesuuliddeyo ogwanagamba kumaka ga abwe nagamba nti bano abasajja balinga embata ensajja.
Okwogera bino abadde Masaka ku mukolo RDC w’e Masaka Herman Ssentongo gweyategese nga yebaza Katonda olwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuddamu namuwa obwa RDC nga omukolo guno gubadde mu Liberation Square e Katwe.
Ate ye Minisita w’Ebyobulunzi n’obulimi Hon. Ssempijja Vincent Bamulangaki agambye nti mwenyamivu olw’abantu abagenda bawubisa abavubuka nga bavumilura Gavumenti nategeeza nti ye abadde mu Gavumenti zonna ezize zibeerawo naye tewaliyo Gavumenti eyali egenze nga egabira abantu ssente bwatyo nasaba abantu bayige okukola okusinga okulinda Gavumenti okubawa.