ABASAJJA 14 ABABADDE BATAMBULIRA KU BOODA BOODA 7 BAKUBYE OMUNTU NEBAMUBBAKO SSENTE EMISANA TTUKU

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi y’e Kira bwetandise okunoonyereza ku bubbi obwabaddewo olunaku lweggulo nga 24/7/2021 ku ssaawa mukaaga ezomutuntu abasajja 14 ababadde batambulira ku Piki piki 7 bwebalumbye Jiwan Lal nga Accountant akole ne Rigil Agro Peck Limited esangibwa e Kololo nebamukuba okukakana nga bamubbyeko obukadde 5 wamu n’essimu bbiri.
Share.

Leave A Reply