Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live

Abasaabaze e Mukono bakonkomalidde ku makubo

June 4, 2020 · Mubiru Ali

Ebyentabula ya lukale e Mukono birabika tebinatereera kuba abantu bangi bakonkomalidde ku nguudo nga balinda Takisi so nga eziri ku nguudo ntono nnyo nga endala zirabiddwako nga zikyali mu bifo wezasimbibwa. Yo ppaaka ekyali nkalu.