Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 121 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abasaabaze basimattuse okufiira mu kabenje k’eggaali y’omukka – Bugolobi

October 18, 2016 · Mubiru Ali

Abasaabaze ababadde mu Kamunye basimattuse amagombe oluvannyuma lw’emmotoka mwebabadde okutomerwa eggaali y’omukka e Bugoloobi ku njegooyego z’ekibuga Kampala .ย 

Eggaali y’omukka eno ebadde eva e Kampala ng’eyolekedde Nakawa kigambibwa nti efuuye engoobe yaayo okubaguliza ku bantu beesegule mu kkubo lyayo wabula omugoba wa Kamunye tasobodde kugiwulira era okukkakkana nga baambalaganye bukanzu .