Abapangisa batabukidde Landi loodi lwakubabanja

Pinterest LinkedIn Tumblr +

‘Landiloodi’ ku kyalo I Kavule mu Divizoni y’e Gombe mu Nansana Municipality mu Disitulikiti y’e Wakiso akiguddeko abapangisa be babadde akedde okugoba bamuviire ateekewo edduuka olwobutamusasula bwebavudde mu mbeera nebaagala okumugajambula. Mungoma Fred yakiguddeko abapangisa nga bamulangira obutaba nakisa mu mbeera eno.

Share.

Leave A Reply