Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,222 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Abanywi b’omwenge e Bungereza basuze ku mbalaza z’amabbaala

July 4, 2020 · Mubiru Ali

E Bungereza amabbaala gaggulawo leero okuva lwebalangirira ‘lockdown’, wabula abaguwoomerwa abamu basazeewo kugenda na weema nebasulira ddala ku miryango gy’amabbaala basobole okubeera abamu ku basooka okuyingira singa gaggulawo kuba omuwendo gw’abantu abanakirizibwa mu mabbaala mutono ddala olwa ‘social distancing’.