Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 362 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abanyarwanda tuli Bannayuganda era wano waffe, tewali agenda kutukuba ku nsolobotto! – Dr Muganga

June 3, 2026 · Radio Simba

🎵 Abanyarwanda tuli Bannayuganda era wano waffe, tewali agenda kutukuba ku nsolobotto! – Dr Muganga

Dr. Muganga Lawrence avuddeyo nayannukula Hon. Daudi Kabanda; “Hon. Daudi Kabanda, nkusaamu ekitiibwa wabula nina okutereeza obulimba. Sirina Ppaasipooti ya Rwanda. Buno bulimba obugenderere obwayanjuddwa Hon. Thomas Tayebwa era amazima galina okwogerwa. Thomas Tayebwa mu bigambo bye: ‘Buli lwetuba tusunsula tulina okufunayo gwetusuula, era ku mulundi guno alina kuba ggwe, Dr. Muganga.’ Ddamu okusome. Okusuulibwa kuno kwabadde kwasaliddwawo dda nga tebanatandika kusunsulamu. Ensonga teyabadde ya Ppaasipooti, buyigirize oba nneyisa. Kyabadde kitegeke nga kigenderera nze era kyabusosoze. Mu maaso awo tuli bakufulumya akatambi akakasa kino mulindirire. Hon. Kabanda kyenalabye mu Kakiiko tekwabadde kusunsulamu wabula bukyaayi nakusosola. Bwabadde busosoze obwakoleddwa mu bugenderevu ku nze olwokuba ndi Munyarwanda. Kino kitegeere, ffe Abanywarwanda tuli Bannayuganda. Batuzaalira wano, era tusasula n’omusolo. Tuzim

Radio Simba News