Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abantu beyiye kukubo okulaba Bobi Wine

January 6, 2021 · Mubiru Ali
Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Oluvannyuma lw’okuggalira ttiimu yange enoonya akalulu, olwaleero abebyokwerinda balemesezza abasawo n’abakuumi bange okugenda nange nebakwata nezimu ku motoka z’abamawulire.
Bangambye nti nina okugenda okunooya akalulu nzekka. Balowoozezza nti kino kijja kusala ku buwagizi bwetulina okuva mu bantu. Ono yeffe nga tuyita mu Iganga nga twolekera Namisindwa.