Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live

Abantu banjagala nnyo – Gen. Muhoozi

February 20, 2022 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye ly’eggwanga erya UPDF Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Mpulira abantu bampita ‘The Tweeting General’ enaku zino. Abantu abamu batitiizi! Batidde nnyo olwokuba nfuuse mumanyifu nnyo mu Yuganda ne Afirika. Ne bwenali nga ndi musirikale omusirifu era nga bannumba. Abantu banjagala nnyo n’enkyuukakyuuka.”