Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 624 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abantu bakiriziddwa okuddamu okuwumulirako ku City Square

May 28, 2018 · Mubiru Ali

Mu bibuga ebisinga obungi mulimu bifo ebiwumulirwamu nga ebisaawe nga yo Kampala erina City Square eyandibadde ebeeramu ebintu eby’enjawulo.

Wabula okumala emyaka egiyise ekifo kino ekisangibwa wakati mu Kampala kyagalwawo naddala eri bannabyabufuzi okumala ebbanga eriwerako nga n’abantu babulijjo tebakirizibwawo era kibadde kirekeddwa poliisi.