Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abantu abawerako basimattuse okufiira ku nnyanja Nalubaale

September 24, 2019 · Mubiru Ali

Enkya yaleero eryato eribadde lisaabaza abantu n’ebyamaguzi okuva e Kitobo ku kizinga ky’e Banda ekiriraanye Kalangala nga oyolekera Kasenyi bawonedde watono awalema ekkere okubuuka okufiira ku nnyanja eryato mwebabadde basaabalira bwelikutte omuliro. Ababaddeko bagamba nti eryato lino libadde liweddemu amafuta era ttanibboyi walyo kwekugenda n’ekidomola ayongeremu amafuta nga yingini ekyayaka awo omuliro wegwakwatidde engine n’ekidomola ky’amafuta ekyasuuliddwa mu nnyanja okutaasa eryato.
Bano batasiddwa abasirikale b’eggye lya UPDF abalawuna ennyanja oluvannyuma lw’okulengera omukka mu bbanga.