Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 376 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abantu abawerako bakutuse amagulu mu kabenje – Ziroobwe

February 12, 2018 · Mubiru Ali

Abantu abawerako balumiziddwa mu kabenje akagudde mu maduuka g'e Bulami ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ziroobwe .

Abeerabiddeko n'agaabwe bagamba nti Mmotoka kika kya ttipa nnamba UAK 030R ebadde eva e Kampala okudda e Ziroobwe etomereganye ne Takisi nnamba UAU 691A nezitomeregana bwenyi ku bwenyi. 

Bagamba nti abantu abamu batemyemu bateme mu Mmotoka era abalala  bakutuse amagulu . Kibi ekyo.