Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 458 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abantu abasoba mu 100 okuva mu Bwakabaka bwAmawanga ga Afirika agenjawulo batuuse mu Uganda okujaguza olunaku lwa African Liberation olwatandika

May 21, 2026 · Radio Simba

🗳️ Abantu abasoba mu 100 okuva mu Bwakabaka bw’Amawanga ga Afirika agenjawulo batuuse mu Uganda okujaguza olunaku lwa African Liberation olwatandika okujaguzibwa mu 1963 nga May 15 okusiima obuwangwa bwa Afirika.
Bano era bakwetaba mu Inter-University Symposium etegekeddwa mu Makerere University olwaleero.
Omu ku bateesiteesi Professor Wassajja Kiwanuka, okuva mu Bwakabaka bwa Buganda agamba nti olukungaana luno lwakutumbula ekitiibwa ky’Abaddugavu.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News