BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

ABANTU ABASOBA 1000 ABASANGIDDWA MU MABBAALA POLIISI EBAKUTTE

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police APS Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya Kampala n’emiriraano bweyakoze ebikwekweto mu kiro ekikeesezza olwaleero nga egenderera okuteekesa ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 mu nkola era nga basinze kutuunirira mabbaala agazimuula ebiragiro bya Ministry of Health- Uganda okukkakana ng’abantu abawerera ddala 1100 nakwatiddwa wamu n’emotoka 50.
Bano basangiddwa mu mabbaala ag’enjawulo mu Kampala n’emiriraano era nga bakusibibwa mu Kkooti essaawa yonna babitebye.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply