🗳️ Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Amos Mukhwana agamaba nti mu 2004 nga wa myezi 2 embizzi yawaka gyebaali balunda nga yakazaala yamusinkambula okuva mu buliri nemutwala mu lusuku bwetyo nebwebwena omukono gwe ogwa kkono n’okugulu.
Bino byonna byagwawo nga Maama we Sylvia Nabulo agenze kukima musenyu. Amos agamba ye ne mulongo munne Simon Wamono baali beebase.
Credit: New Vision
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

