ABANTU ABALALA 915 BAZUULIDDWA N’EKIRWADDE KYA COVID-19

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ministry of Health- Uganda eveddeyo nefulumya ebyavudde mu kukebera abantu ekirwadde kya #COVID-19 okwakoleddwa nga 31-May-2021 nga kiraga nti abantu 915 bebazuuliddwa n’obulwadde buno nga kati abakakasibwa nti bakwatiddwa COVID-19 mu Yuganda bali 48,676.
Kampala (600), Wakiso (83), Gulu (34), Luwero (24), Kasese (18), Kiryandongo (16), Masaka (17), Mbale (13), Tororo (11), Mbarara (15), Mpigi (10), Lira (7), Arua (7), Kabarole (5), Zombo (5), Jinja (5), Hoima (4), Soroti (4), Bushenyi (4), Busia (3), Moyo (4), Namisindwa (3), Serere (2), Katakwi (2), Kyotera (2), Mubende (2), Mukono (2), Adjumani (1), Koboko (1), Kikuube (1), Amuru (1), Masindi (1), ne Amuru (3)
Ku bano kuliko ba Ddereeva ba Loole 5: Mutukula PoE (4) Kampala (1)
Share.

Leave A Reply