Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live

Abantu abalala 84 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

May 31, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo netegeeza nga Abantu abalala 84 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 nga kati abakakwatibwa obulwadde bwa #COVID19UG baweze 413.
🔺52 ku bano ba Ddereeva Bannayuganda abavudde e South Sudan nga bayita ku nsalo y’e Elegu ate 2 baavudde Kenya nga bayise Busia.
🔺32 bebasisinkana ba Ddereeva abakakasibwa okubeera n’obulwadde buno nga bonna babadde mu ‘quarantine’.
🔹Ba Ddereeva 51 bebakwasiddwa ensi zaabwe olwokusangibwa n’obulwadde buno.
🔸Kati abakawona bali 72.