Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 595 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abantu abalala 700 bazuuliddwa ne COVID-19

May 29, 2021 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera abantu ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa #COVID-19 abakeberebwa nga 27-May-2021 nekizuulibwa nti abantu abalala 700 balina obulwadde buno. Kati abakakwatibwa ekirwadde kya #COVID-19 mu Yuganda bali 45,931.
Abazuuliddwa ne COVID-19 mu Disitulikiti: Kampala (441), Wakiso (75), Gulu (52), Luwero (29), Nakasongola (23), Tororo (11), Mbarara (12), Masindi (11), Kiboga (10), Masaka (7), Lira (4), Mpigi (3), Busia (3), Kabarole (3), Yumbe (2), Kalungu (2), Arua (1), Gomba (1), Maracha (1), Buikwe (1), Jinja (2), Hoima (1), Paliisa (1) ne Namisindwa (2). Ba Ddereeva ba loole 2: Mutukula PoE (1) ne Malaba PoE (1).

twitter retweet kaufen